Munnamawulire Zambaali Bulasio Mukasa akikoze!

Nov 13, 2024

MUNNAMAWULIRE Zambaali Bulasio Mukasa akyadde mu bakadde ba nnalulungi we Sharon N Musaasizi Keicy, ne yeesaza.

NewVision Reporter
@NewVision

MUNNAMAWULIRE Zambaali Bulasio Mukasa akyadde mu bakadde ba nnalulungi we Sharon N Musaasizi Keicy, ne yeesaza.

Sharon, si muntu wa butaala era ne ku mutimbagano abeerako kitono okwawukanako ku lulenzi lwe lu Zambaali. 

Mu kukyala, Zambaali yalese abako bafa enseko olwa vayibu gye yataddewo anti bakira azina obuzina ng’eno enduulu bw’eraya okuva mu bantu abaayitiddwa. 

Abaabadde ku mukolo guno bagamba abaagalana bano baludde nga baagalana era Sharon afulumako mu ggwanga nga bw’akomawo. Okwanjula bakutegese omwaka guno nga tegunnaggwaako.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});