Ssangalyambogo awagidde She Cranes e Bungereza
Feb 12, 2025
OMUMBEJJA Ssangalyambogo yakyaddeko mu nkambi y’abazannyi ba She Cranes (ey’okubaka)

NewVision Reporter
@NewVision
OMUMBEJJA mu bwakabaka bwa Buganda, Katrina Sarah Ssangalyambogo, munnabyamizannyo ate ayagala ennyo eggwanga lye, yakyaddeko mu nkambi y’abazannyi ba She Cranes (ey’okubaka) bwe yabadde e Bungereza.
She Cranes yabadde Bungereza mu mpaka za Vitality Netball Nations Cup. Mu mpaka zino, Uganda yamalidde mu kyakusatu.
Related Articles
No Comment