Abadigize beecanze ne bamenya obutebe mu kivvulu kya Saha

Mar 25, 2025

ABADIGIZE beecanze ne bamenya n’obutebe mu kivvulu e Ibanda nga Manisul Ssemanda amanyiddwa nga King Saha ayimba. 

NewVision Reporter
@NewVision

ABADIGIZE beecanze ne bamenya n’obutebe mu kivvulu e Ibanda nga Manisul Ssemanda amanyiddwa nga King Saha ayimba. 

Kigambibwa nti, entabwe yavudde ku kutabiikiriza byabufuzi mu kivvulu mbu era abantu abaabadde batudde okunyumirwa myuziki we baatandikidde okwecanga ate olwo abagambibwa okubeera bakanyama ba King Saha ne bayingirawo akanyoolagano ne keeyongera wakati w’abawagizi ne bakanyama.

Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});