Boma yeesomye okumenyawo abayimba ez'omukwano
Mar 26, 2025
BOMA Official Ug ng’amannya ge amatuufu ye John Kakooza, yeesomye okumenyawo abayimbi abayimba ennyimba ez’omukwano.

NewVision Reporter
@NewVision
BOMA Official Ug ng’amannya ge amatuufu ye John Kakooza, yeesomye okumenyawo abayimbi abayimba ennyimba ez’omukwano.
Yeewaanye nti ebbanga lye yamala ng’akolagana n’abayimbi nga; Chameleone, King Saha n’aba Goodlyfe omwali n’omugenzi Mowzey Radio, ayize bingi ku ngeri y’okuzannyisaamu eddoboozi awe Bannayuganda myuziki omulungi.
Boma, yazze ku Bukedde n’ategeeza nti yafulumizza akayimba aka ‘Otilibiza’ akawaana abawala. Alinayo n’aka Komba ku lugalo akakuutira abasajja okugabira ku bakazi ssente
Related Articles
No Comment