Lydia Jazmine asiimye Sheebah ; "Watali mu myuziki edidbu lirabika"

Apr 02, 2025

LYDIA Jazmine, akooneddemu Sheebah Kalungi nti akola kinene nnyo, okukola ekisaawe kya myuziki wa Uganda nti era w’ataba, eddibu lirabikira dda.

NewVision Reporter
@NewVision

LYDIA Jazmine, akooneddemu Sheebah Kalungi nti akola kinene nnyo, okukola ekisaawe kya myuziki wa Uganda nti era w’ataba, eddibu lirabikira dda.

Sheebah, nnakawere era okuva omwaka oguwedde lwe yakola ekivvulu kya ‘Nneeyanzizza’ ng’ali lubuto n’asiibula abawagizi be nga bw’agenda mu luwummula, abadde taddanga ku siteegi.

E Canada gye yazaalira era abawagizi be ne beesunga okulaba ku bbebi ng’akomyewo. Jazmine agamba nti eky’okuba nga Sheebah ali mu luwummula era ng’amaze akabanga nga tayimba, kyeraga ne mu byamuziki bya Uganda, nti waliwo ekibulamu.

Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});