Siyinza kuva ku mukwano - Zari Hassan
Apr 02, 2025
Zari yasinzidde ku mitimbagano ne yeekwata ka vidiyo nga yeewaana nga bw’atayinza kuva ku nsonga za mukwano.

NewVision Reporter
@NewVision
ZARI Hassan, taggweebwako bigambo. Yasinzidde ku mitimbagano ne yeekwata ka vidiyo nga yeewaana nga bw’atayinza kuva ku nsonga za mukwano.
“Ssente tuzinoonya n’abaana ne tubazaala naye byonna bwe tubimaliriza, kiggweera wa ‘mikayiri’,” Zari bwe yagambye.
Related Articles
No Comment