Gravity Omutujju akukkulumidde abaali mikwano gye abaamudduka.
Apr 07, 2025
Agamba ayambye bangi mu kisaawe ky’okuyimba kyokka kyamwewuunyisa bwe yafiirwa nnyina, abamu ku be yayamba ate baagenda ku lyato kulya ssente ne babulwamu ak’obuntu okumusaasira.

NewVision Reporter
@NewVision
Gravity Omutujju akukkulumidde abaali mikwano gye nga kati baamudduka.
Agamba ayambye bangi mu kisaawe ky’okuyimba kyokka kyamwewuunyisa bwe yafiirwa nnyina, abamu ku be yayamba ate baagenda ku lyato kulya ssente ne babulwamu ak’obuntu okumusaasira.
Ayongerako nti, embeera eno yagifunamu eky’okuyiga n’akolima nti, abantu bano abalinze mu kkoona.
Related Articles
No Comment