Baby Gloria yeebugira mbaga

Apr 29, 2025

Jonas Mbaleka muninkini we, bwe yamaliririzza emikolo gy’okukyala mu bazadde ba Gloria n’ategeeza nti kati obwanga babwolekezza kwanjula na mbaga

NewVision Reporter
@NewVision

GLORIA Mulungi Ssenyonjo,  amanyiddwa nga Baby Gloria, yeebugira mbaga. Jonas Mbaleka muninkini we, bwe yamaliririzza emikolo gy’okukyala mu bazadde ba Gloria n’ategeeza nti kati obwanga babwolekezza kwanjula na mbaga mu bbanga ery’okumpi.

Mbaleka yakyadde ku Lwokutaano oluwedde e Nalumunye mu Kampala.

 

 

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});