Maro yeegaanyi eby'okuba omuyi!
May 01, 2025
Okwawukanako ku byabadde biwandiikibwa ku mitimbagano egy'enjawulo nti ono muyi era alwana okutaasa bulamu bwe oluvannyuma lw’okugwa ku akabenje.

NewVision Reporter
@NewVision
Okwawukanako ku byabadde biwandiikibwa ku mitimbagano egy'enjawulo nti ono muyi era alwana okutaasa bulamu bwe oluvannyuma lw’okugwa ku akabenje.
Okusinziira ku bali okumpi ne Maro, akkiriza nti yafuna akabenje akazibu ennyo mu Zambia nga tuli mu nnaku za Paasiika nti naye yatereera era yakomawo e Uganda.
Omuntu ono yategeezezza Bukedde nti Maro wadde nga ye tali bubi nnyo wabula waliwo muninkini we gwe yali naye mu mmotoka ng’ono y’akyali obubi.
Related Articles
No Comment