Sheebah akomyewo okuva e Canada n'awera!

May 26, 2025

BWE yamaliriza okuyimba mu kivvulu kye omwaka oguwedde (2024), Sheebah Karungi yayolekera Canada okuzaala era mu December, yakubawo ezadde ery’obulenzi.

NewVision Reporter
@NewVision

BWE yamaliriza okuyimba mu kivvulu kye omwaka oguwedde (2024), Sheebah Karungi yayolekera Canada okuzaala era mu December, yakubawo ezadde ery’obulenzi.

Obwannakawere abumaliddeko eyo nga bw’assa n’ebifaananyi by’omwana we ku mikutu gya yintanenti.

Kyaddaaki akomyewo e Uganda era ku ssaawa nga 10:00 nga bukya ku Lwomukaaga, yabadde mutaka okusinziira ku maneja we, Diriisa Bukenya.

Era ono yategeezezza nti essaawa yonna, ajja kubaako ekipya ky’afulumiza abawagizi.

Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});