Hajjati Namyalo atabuse ewa Sheebah!

Gye buvuddeko Sheebah yakoze ekivvulu ku wooteri ya serena era abamuwagira ne bajja mu bungi.

Hajjati Namyalo atabuse ewa Sheebah!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Hajjati #Namyalo #Kutabuka #Sheebah

Gye buvuddeko Sheebah yakoze ekivvulu ku wooteri ya serena era abamuwagira ne bajja mu bungi.

 

Wabula, ye Hajatti Namayalo yavudewo nga yeesooza kw’ossa n’okuluma omumwa olw’obusungu.

 

Abaamubade okumpi bagamba teyasanuykide nteekateeka y’abategesi.

 

Mbu bwe baali bakima ssente ku ofiisi ye bamusuubiza ensi n’eggulu wabula kye yasanzeewo kyabadde kirala.

 

Emmeeza za VIP Hajjati ze yasasulira okutuulako tekwabadde yade amazzi g’ensuwa yadde akookulya.

 

Hajjati eyabazde azze ne vayibu byamuweddeko era yafulumye anyeenya mutwe nga embuzi etenda enkuba!