Maama agumbye mu maka ga mutabani we eyafiira ku kyeyo ng'ayagala nnamwandu aggyemu omupangisa gwe yateekamu bakume olumbe

Ono ayagala omupangisa agiveemu kubanga we balina okukumira olumbe ng’omulambo guzziddwa ku butaka.

Maama agumbye mu maka ga mutabani we eyafiira ku kyeyo ng'ayagala nnamwandu aggyemu omupangisa gwe yateekamu bakume olumbe
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Kasalabecca #Mutabani #Maama #Maka #Kugumba