Bta Frank Ssentongo
Mu kikwekweto kyo kulondoola abagwira mu gwanga ekyakoledwa nga 27-28 omwezi April 2026, abagwira abasoba mu 100 okuva mu nsi ; Pakistan, India, Bangladesh, Ghana, Myanmar, Ethiopia Sri Lanka Cambodia ne Malesia nga tebalina mpapula zibogerako.
Omwogezi wa Ministry of Internal Affairs alambuludde nti bano bakwatiddwa ne byuma bi kalimagezi ku Bukoto Complex mu Ntinda Nakawa Division era okubanonyerezako kugenda mu maaso