🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Kasalabecca

Bassereebu beesaze obuwero bw'ameefuga ne bacankalanya yintaneeti

Ng’oggyeeko abamu abagenze ku mawanga okucamula bannayuganda abatali wano, abasinga bakedde okwesala obuwero okugezaako okulaga essanyu n’obwagazi bwe balina eri eggwanga lyabwe.

Bassereebu beesaze obuwero bw'ameefuga ne bacankalanya yintaneeti
By: Musa Ssemwanga, Journalist @New Vision

Okwetooloola eggwanga lyonan, banauganda abali mu bijaguzo by’ameefuga aga 64 era ne basserebu tebalutumidde mwana.

Martha Mukisa bwe yafaananye

Martha Mukisa bwe yafaananye

Ng’oggyeeko abamu abagenze ku mawanga okucamula bannayuganda abatali wano, abasinga bakedde okwesala obuwero okugezaako okulaga essanyu n’obwagazi bwe balina eri eggwanga lyabwe.

Sarah Zawedde

Sarah Zawedde

Spice Diana

Spice Diana

Mu bano mwe muli Spice Diana, Martha Mukisa, Ann Kansiime, Gloria Namulindwa, Aida Mugo, Sarah Zawedde, Zayra Baby, Rhoda K, Muwala wa Don Zella n’abalala mu bifaananyi wammanga.

Rhoda K

Rhoda K

Anne Kansiime

Anne Kansiime

Gloria Namulindwa

Gloria Namulindwa

Tags:
Yintaneeti
Kucankalanya
Bassereebu
Buwero
Meefuga