Kasalabecca

Shillat aleese akapya

OMUYIMBI Shillat Naj, ayimba ennyimba za laavu afulumizza vidiyo y’oluyimba lwe olwa gosipo lw’alutuumye ‘Kumbaaya’ oba Mukama atuuse. Ayimbye ku mukwano gwa Katonda ng’awaana obulungi bwe.

Shillat aleese akapya
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

OMUYIMBI Shillat Naj, ayimba ennyimba za laavu afulumizza vidiyo y’oluyimba lwe olwa gosipo lw’alutuumye ‘Kumbaaya’ oba Mukama atuuse. Ayimbye ku mukwano gwa Katonda ng’awaana obulungi bwe.
Agamba nti Mukama bw’atuuka mu kifo, buli kimu kivunnama. Oluyimba luno, Shillat Naj lw’asoose okufulumya okuva bwe yatandika okuyimba era agamba nti kwali kwolesebwa ddoboozi lya Katonda eyamugamba okutandika okuweereza ng’ayita mu kitone kye eky’okuyimba. Shillat Naj yatandika okuyimba mu 2016 era akuba ku mikolo n’embaga.

Tags: