Kasalabecca

Eyeevuma okuyimba akomyewo akuddemu

MWANAMUWALA Aidah Praise, avudde ku kyeyo ng’awaga okuzuukusa ekitone kye mu kuyimba. Yagenda ku kyeyo mu nsi za Buwarabu, ng’afulumizza ennyimba okuli; Omulele ne Meeme.

Eyeevuma okuyimba akomyewo akuddemu
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

MWANAMUWALA Aidah Praise, avudde ku kyeyo ng’awaga okuzuukusa ekitone kye mu kuyimba. Yagenda ku kyeyo mu nsi za Buwarabu, ng’afulumizza ennyimba okuli; Omulele ne Meeme.

Wadde yagenda yeevuma okuyimba nga bwe kulimu ebizibu ebingi, agamba nti ku luno, alina okukikuba kuba yafunye manigimenti empya eya Pawa Promotions. Aidah, y’omu ku Bannayuganda abaawangula awaadi mu za 360 East Africa Entertainment mu March e Nairobi Kenya ng’oluyimba lwe ‘Takuumira mpeera’ lwe lwamuwanguza. Ono azaalibwa Kassanda wabula yakulira Ntebe mu Kitooro

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

Tags: