Laavu ezimbirwa ku ssente eggwaako

 Laavu ya ssente eggwaako: Omuntu nga takwagala bw’omuwa ssente mu kiseera ekyo awulira ng’akwagala naye oluvannyuma lw’akaseera katono nnyo okwagala okwo kuggwaawo era n’abeera nga takyakuwulira.

Omwami n’omukyala mu ssanyu.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

 Laavu ya ssente eggwaako: Omuntu nga takwagala bw’omuwa ssente mu kiseera ekyo awulira ng’akwagala naye oluvannyuma lw’akaseera katono nnyo okwagala okwo kuggwaawo era n’abeera nga takyakuwulira.
l Mu bamu, bakanya kuwaayo ssente zaabwe eri abantu be beegwanyiza naye ng’ebikolwa
tekuli ekibaviirako okufiirwa abantu abo. Bwe babaayo n’abalala be baagala abalina ebikira ku babawa ssente, weekanga babatutte anti ssente teyogera olina okugattako ebikolwa