Agataliikonfuufu Omulimi asinga, YOOLA ENSIMBI MU KULUNDA OBUMYU N'ENKOKO
Jul 21, 2023
Mu mpaka z'omulimi asinga Bukedde TV ekuleetedde Nantaba Christine omulunzi w’enkoko n’obumyu ku kyalo Bweya e Kajjansi mu disiturikiti ye Wakiso. Empaka zino zitegekebwa kampuni ya Vision group ne zissibwamu ssente ekitebe kya Budaaki mu Uganda, kkampuni y'ennyonyi eya KLM, bbanka ya dfcu n'ekkampuni ya Koudjis abaleeta akarungo k’enkoko n’ebisolo okuva e Budaaki.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment