Agataliikonfuufu OKWETEGEKERA ENKUNGAANA ZA NAM NE G77 KCCA ESIMBYE EMITI KU LW’E GABA
Jan 06, 2024
Nga twetegekera okukyaza abakulembeze b’amawanga ag’enjawulo mu lukungaana olwa NAM ne G77 olugenda okuyindira e Munyonyo ab’ekitongole kya KCCA bongedde okulongoosa oluugo lw’e Gaba abagenyi gyebagenda okuyita.Batandise okusimba emiti emitwalo 50,000

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment