Abasimye entaana y’omutaka Eng.Denis Lwomwa basiibye basanyufu oluvannyuma lw’okugabulwa omuceere n’ebiyungula by’ennyama ne bibakka.Kyokka era wadde guli gutyo,babanjizza Soda nga bagamba nti omugenzi azzenga amubagulira.Yo Entaana bagimaze nga ya fuuti 15.