Agabuutikidde ABAKIRISITU MWEZZE BUJJA ,MULWANYISE ENGUZI Abepisikoopi
Apr 02, 2024
Ssentebe w’abepisikoopi mu ggwanga era nga ye musumba w’essaza lya Kiyinda Mityana Anthony Zziwa asabye abantu okukozesa amazuukira ga Yesu Kristu okwezza obujja ate badde eri Katonda wakati mu kunyikiza okwagalana, okwenenya n’okufaayo. Abadde ku kitebe kyabwe e Nsambya ng’awa obubaka bw’amazuukira.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment