Aba NUP abaakwatibwa basindikiddwa mu Kkooti ewozesa egya bakalintalo, baasangibwa n'ebissi

Kkooti e Nabweru esindise abasibe bannakibiina kya  NUP 11 mu Kkooti enkulu ewozesa bakalintalo  nabatujju okutandika okubawozesa ku misango gy'okusangibwa n'ebikola bbomu ebyali bigenderedwamu okutambangula emirembe mu ggwanga.

Aba NUP abaakwatibwa basindikiddwa mu Kkooti ewozesa egya bakalintalo, baasangibwa n'ebissi
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision