Gavumenti eyogedde ku ky’okuwera bannayuganda abagenda okukola n’okulambula e Dubai

Minisita omubeezi ow’ensonga z'ebweru w’eggwanga Henry Okello Oryem anenyezza bannayuganda abawangaalira mu ggwanga lya UAE nti enneeyisa yaabwe embi y'evuddeko eggwanga lino okulowooza ku ky'okuteeka envumbo ku bannayuganda abagendayo okulambula n'okukola

Gavumenti eyogedde ku ky’okuwera bannayuganda abagenda okukola n’okulambula e Dubai
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Dubai #Kyeyo #UAE #Kutunda #Baana #Kulambula #Kuwera #Bannayuganda