Poliisi ne UNRA baggadde oluguudo lw’e Masaka mu bitundu eby’e Buddo lwa kubomoka

Poliisi n’ekitongole ky’enguudo ekya UNRA baggadde ekitundu wakati wa Kyengera ne Budo bwerubomose oluvannyuma lw’enkuba etonnye mu kiro nerugwamu. Bano bawabudde abakozesa oluguudo olw’e Masaka beeyambise oluguudo olw’e Nakawuka, Mityana Road ne Nsangi.

Poliisi ne UNRA baggadde oluguudo lw’e Masaka mu bitundu eby’e Buddo lwa kubomoka
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision