Akakiiko akaateekebwawo okunoonyereza ku mivuyo mu kamyufu ka NRM katandise emirimu

Abalina ensonga zaabwe ne beemulugunyako bagenzeeyo okwewozaako. Bo bammemba abaagala ebifo ku lukiiko lwa CEC bongedde amaanyi mu kumatiza abalonzi. 

Akakiiko akaateekebwawo okunoonyereza ku mivuyo mu kamyufu ka NRM katandise emirimu
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#RDC #Mawulire #Musasi