Embeera y’amasomero ga gavumenti agamu n'abasomesa baayo e Ssembabule yeraliikiriza
Wazzeewo obweraliikirivu olw’embeera y’amasomero ga gavumenti e Mawogola mu disitulikiti ye Ssembabule. Agamu ku ggo abasomesa basula bubi ng’enkuba olutonnya ebagwerako. Basabye bayambibwe kuba embeera ebasusseeko.
Embeera y’amasomero ga gavumenti agamu n'abasomesa baayo e Ssembabule yeraliikiriza