Ssaabakunzi wa NUP Fred NYANZI Ssentamu agattiddwa mu bufumbo obukutuvu ne Namukisa Marjoline

Apr 27, 2024

Ssabasumba w’essaza  ekkulu erya kampala Paul Semwogerere akubiriza banabyabufuzi bulijjo obutasuulirira nga buvunaanyizibwa bwabwe obwokulabilira famile wadde nga bali mu nkyukaakyuka. Abyogeredde ku lutikko e Lubaga nga ssaabakunzi wa NUP Fred NYANZI Ssentamu agattibwa mu bufumbo obukutuvu ne Namukisa Marjoline Katumba Ssentamu

NewVision Reporter
@NewVision

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});