Meeya ali mu kattu olw’omukazi gweyazaalamu omwana okumulumiriza obutamulabirira

MMEEYA wa Mpigi Town council David Mutebi ali mu katu olw’omuwala gwe yazaalamu omwana  okumulumiriza nti tamuwa buyambi ate ‘amusuula mu loogi. Ayagala meeya yetikke obuvunaanyizibwa bwe. Kyokka meeya agamba nti bannabyabufuzi abamulwanyisa be bali emabega wa bino

Meeya ali mu kattu olw’omukazi gweyazaalamu omwana okumulumiriza obutamulabirira
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision