Abantu abana nga baffamire emu abafiiridde mu kubumbuluka kw’ettaka baziikiddwa
Abantu abana abaafiira mu kubumbuluka kw’ettaka e Bunyangabu baziikiddwa wakati mu kukubiriza abeesenza mu nsozi okuzaamuka mu bwangu. Mwekyo RDC ategeezezza nti basazeewo abantu abo bagire nga babudama mu masomero n’amasinzizo
Abantu abana nga baffamire emu abafiiridde mu kubumbuluka kw’ettaka baziikiddwa