Palamenti eyisizza embalirira y’eggwanga 2024-2025. Erinnye okuva ku Trillion 58 nedda ku trillion 72
May 18, 2024
Mukiro ekikesezza olwaleero, palamenti eyisizza embalirira yeggwanga eyebyafaayo ey'omwaka gwebyensimbi ogwa 2024/2025 ya 72.12tn nga essira eritadde kubyakwerinda ebyobulimi, nokulwanyisa obwavu. Embalirira yeggwanga erinye nensimbi 19.42tn ekitabangawo bwogerageranya nembalirira yomwaka gwebyensimbi guno ogugwako ogwa 2023/2024.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment