Abadde yakayimbulwa olw’okugaana okumugemebwa COVID 19 ate akwatiddwa lwa kugaana kubalibwa

Ab’ebyokwerinda e  Mityana baliko amaka gebazinzeeko nebakwatamu bana abagambibwa okuba nti bakiririza mu kiddiini ekigaana abantu okubalibwa.Bino webijidde nga disitulikiti eno enokodwayo nga emu kuzisinze okukola obubi mu kubala abantu okugenda mu maaso

Abadde yakayimbulwa olw’okugaana okumugemebwa COVID 19 ate akwatiddwa lwa kugaana kubalibwa
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision