Ab’ebyokwerinda e Mityana baliko amaka gebazinzeeko nebakwatamu bana abagambibwa okuba nti bakiririza mu kiddiini ekigaana abantu okubalibwa.Bino webijidde nga disitulikiti eno enokodwayo nga emu kuzisinze okukola obubi mu kubala abantu okugenda mu maaso