Okubala Abantu mu Ggwanga UBOS Boongeddemu ennaku mu bitundu gyebaatandika okubala ekikeerezi
May 19, 2024
Akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo mu ggwanga ekya UBOS Dr chris Mukiza ategezeza nga bwebasazeewo okwongeramu ennaku mu bitundu awamu gye baataatandika okubala okubala ekikeerezi. Bino abyogeredde mu lukungaana lwa bannamawulire olutudde ku wofiisi zaabwe mu Kampala.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment