Pulezidenti Museveni alambudde omulimu ogw’okuzimba ekkolero ly’emmwaanyi e Ntungamu

Pulezidenti Yoweri Museveni alambudde omulimu ogw’okuzimba ekkolero ly’emmwaanyi erya Inspire Africa Coffee factory wegutuuse. Ekkolero lino lisangibwa Rwashamaire mu disitulikiti ey’e Ntungamo.

Pulezidenti Museveni alambudde omulimu ogw’okuzimba ekkolero ly’emmwaanyi e Ntungamu
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision