Fr Deogratias Kiibi agugumbudde abafumbo abasussizza obwenzi

Bwanamukulu w'ekigo ky'e Mpigi Fr. Deogratias Kiibi agugumbudde abafumbo abasusse obwenzi ensangi zino nga bangi tebava mu Loogi  ekiviiriddeko Amaka mangi okusasika. Bino abyogeredde Busega ng’bafumbo bakuza olunaku lwabwe.

Fr Deogratias Kiibi agugumbudde abafumbo abasussizza obwenzi
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision