Pulezidenti alambuzza kabinetiye abalimi abamuliraanye bazze asuula omukono. Beegobyeko obwavu

Pulezidenti Yoweri Museveni ayise kabineti e Kisozi Gomba, abalimi n’abalunzi baayo nebababuulira ku ngeri gyebasobodde okweggya mu bwavu nga bagoberera okuwabula Pulezidenti kwazze abawa.  Pulezidenti asinzidde eno n’alungamya abantu ku birime bye balina okussaako essira okweggya mu bwavu

Pulezidenti alambuzza kabinetiye abalimi abamuliraanye bazze asuula omukono. Beegobyeko obwavu
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision