Eyakubye omutambuze tteke ku luba alaze abapoliisi bwakikola. Abakulembeze baagala amateeka gamyumyulwemu

Abakulembeze b’omu Kisenyi mu Kampala basabye gavumenti n’essiga eddamuzi okumyumyula mu mateeka n’ebibonerezo eri abakozi b’ebikolobero abakwatibwa kikendeeza ku bumenyi bw’amateeka obweyongedde ensangi zino. Kino kidiridde obutambi obusaasaana ku mikutu egyenjawulo ng’abavubuka bakuba n’okubba abantu.

Eyakubye omutambuze tteke ku luba alaze abapoliisi bwakikola. Abakulembeze baagala amateeka gamyumyulwemu
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision