Eby’okwerinda binywezeddwa e Namugongo mu kulamaga okunabaawo enkya
Jun 03, 2024
Poliisi eyungudde abawanvu n’abampi okukuuma emirembe mu kulamaga ku biggwa by’abajulizi e Namugongo. Bano balambika abalamazi webasaanidde okuyita era buli ayingira asooka kwazibwa. Emmotoka za camera neza bakomando zisimbiddwa okukakasa nti tewali ataataaganya Mirembe. Zzo boda boda 100 ezitalina bisaanyizo kiwatiddwa.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalist @NewVision
Related Articles
No Comment