Aba KCCA Bayodde Abafumbira mu Ppaaka okuziyiza akabenje akayinza okuva ku Muliro n'amafuta gemmotoka

Abakwasisa amateeka mu kitongole kya KCCA bakoze ekikwekweto mwebayooledde abafumbira mu paaka empya n’abatembeeya eby’okulya. Kiddiridde abakulira paaka eno okwekubira enduulu olw’okutya obulabe bw’omuliro.

Aba KCCA Bayodde Abafumbira mu Ppaaka okuziyiza akabenje akayinza okuva ku Muliro n'amafuta gemmotoka
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision