Abakozi ba KCCA abeera enguudo n'okuyonja ekibuga bajaguzza emyaka 50
May 26, 2025
Loodi mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago ayagala abakulembeze ba KCCA bakwatagane n'abo abakulembera abakozi ba KCCA abeera n'okulongoosa balabe nga batumbula embeera mwe bakolera ng'emisaala ssaako ne bye bakozesa mu mbeera zonna.
By Musasi Bukedde
Journalist @New Vision
Loodi mmeeya asinzidde mu mmisa y’abakozi bonna abeera mu Kampala mwebebalizza katonda e Lubaga.
Related Articles
No Comment