Omubaka wa Busiro North yeggalidde mu mmotoka alemese abamubanja obukadde 8 okumukwata

Omubaka wa Busiro North Paul Nsubuga yeggalidde mu mmotoka okutebuka abamubanja okumuwa ekiragiro kya kkooti ekimuyita okwewoozaako. Kigambibwa nti omubaka Nsubuga yalemererwa okusasula ensimbi obukadde munaana

Omubaka wa Busiro North yeggalidde mu mmotoka alemese abamubanja obukadde 8 okumukwata
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Busiro North #Mmotoka #Mubaka #Busiro #Kkampeyini