Abatuuze bakedde kunoonya omwana wa munnaabwe ow'emyaka 6 eyabuzibwawo ennaku 3 eziyise

Okusinziira ku mwana gwe yali naye baabalimba okubawa chapati munne n’agwa mu katego. Kyokka abaamuwamba waliwo kkamera z’omu kitundu ezaabakwata.

Abatuuze bakedde kunoonya omwana wa munnaabwe ow'emyaka 6 eyabuzibwawo ennaku 3 eziyise
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Vidiyo #Batuuze #Mwana #Kubula #Kunoonya