Oludda oluwawaabirwa lutadde omuserikale wa polisii ku nninga mu musango gw'okutta Henry Katanga

Oludda oluwawaabirwa mu gw'okutta eyali omusubuuzi w'omu Kampala Henry Katanga lutadde ku nninga omuserikale Emmanuel Ogwang annyonnyole lwaki talina w'alabikira mu butambi bwa kkamera eyakwatanga buli kimu mu maka g'omugenzi. Bamulumirizza okuwa obujulizi obw’obulimba.

Oludda oluwawaabirwa lutadde omuserikale wa polisii ku nninga mu musango gw'okutta Henry Katanga
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Mawulire #Musango #Kuwaaba #Kutta #Katanga