Issa Ssekitto ayozezza ku mmunye ng'ateeka omukono ku mpapula ezimukakasa ku bwassentebe bwa KACITA
Eyalondeddwa ku bwassentebe bw’ekibiina ekigatta abasuubuzi ekya KACITA Issa Ssekitto akaabye nga bw'ateeka emikono ku mpapula ezimuwa obuyinza okukulembera abasuubuzi kyokka munne eyamaamuddwa mu kifo kino Thadius Musoke Nagenda asekeredde abasuubuzi okulonda ssentebe atalina dduuka.
Issa Ssekitto ayozezza ku mmunye ng'ateeka omukono ku mpapula ezimukakasa ku bwassentebe bwa KACITA