Asikaali eyapakudde Drone ku ssundiro ly'amafuta n'agitomeza poliisi emuyigga!

Poliisi etandise omuyiggo okunoonya asikaali apakudde Drone ekola ttakisi n’atomera ekikondo ky’amasannyalaze. Olumuggyemu nga mulamu olufunye akalembereza n’adduka. Bino bibadde mu disitulikiti y’e Budaka.

Asikaali eyapakudde Drone ku ssundiro ly'amafuta n'agitomeza poliisi emuyigga!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Vidiyo #Mafuta #Ssundiro #Kutomeza #Kupakula #Drone #Kuyiggas #Asikaali