Agambibwa okubba pikipiki okuva e Nansana bamugobye ne bamuttisa Mayinja!

Omuvubuka agambibwa okubba pikipiki okuva e Nasana mu disitulikiti y’e Wakiso bamuttidde ku kyalo Kitega okumpi n’ekibuga ky’e Lugazi omulambo ne gusuulibwa okumpi n’oluguudo.

Agambibwa okubba pikipiki okuva e Nansana bamugobye ne bamuttisa Mayinja!
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Bbooda #Mateeka #Kumenya #Nansana #Kutta #Kuttisa