Abatuuze b'e Kira balaajana lwa mugagga eyayiwa ettaka mu luzzi lwabwe

Abatuuze balaze obutali bumativu olw’omugagga okuyiwa ettaka mu luzzi lw’ekyalo olumaze emyaka n’ebisibo n'azimbako ekikomera. Basabye be kikwatako okusitukiramu okubayamba kuba lwe lwokka olubadde lusigadde mu kitundu. 

Abatuuze b'e Kira balaajana lwa mugagga eyayiwa ettaka mu luzzi lwabwe
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Vidiyo #Batuuze #Kulaajana