Omumbejja Komuntale ne bba bakomezzaawo mutabani waabwe okumubatiza

Omulabirizi wa Rwenzori, Rt.Rev.Reuben Kisembo avumiridde ebikolwa eby’obuli bw’enguzi ebimaamidde eggwanga ne bivaako abantu obutafuna buweereza. Abadde ku mukolo gw’okubatiza mutabani w’omumbejja wa Tooro, Ruth Komuntale ogubadde mu lutikko ya St. Johns e Fort Portal.

Omumbejja Komuntale ne bba bakomezzaawo mutabani waabwe okumubatiza
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Komuntale #Mumbejja #Mutabani #Kubatiza