Gavumenti ekwasizza yunivaasite y'e Makerere ettaka

Minisita omubeezi ow’ebyettaka, Dr. Sam Mayanja n’abaakakiiko ka Uganda Land commission bakwasizza Cansala wa Makerere University ettaka eryabaweebwa Pulezidenti mu 1989. Ettaka lino lisangibwa mu disitulikiti y’e Kyankwanzi nga lyakuyamba yunivaasite okutumbula eby’obulunzi n’obulimi.

Gavumenti ekwasizza yunivaasite y'e Makerere ettaka
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Gavumenti #Trtaka #Makerere