Abatuuze baziikudde emirambo gya bannaabwe bana abaabuutikirwa Burgas ne bafa ennaku ssatu eziyise

Ku bano kuliko maama, abaana be babiri n'owa bodaboda era nga kitegeerekese nti maama yali agenda kugulira baana be ngatto olwo emmotoka n'egwa ne babuutikirwa Burgas

Abatuuze baziikudde emirambo gya bannaabwe bana abaabuutikirwa Burgas ne bafa ennaku ssatu eziyise
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Burgas #Kufa #Mirambo #Baziikudde #Abatuuze #Bannaabwe #Kubuutikira